Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Tobiloberamu
by Fik Fameika Rap Kid

View Fik Fameika Rap Kid's Profile   Download the MP3


Artin on the Beat

Verse 1
Gyal, wandeka ogamba kibulamu
Kati ojja ozunga olw'okuba olaba ntereddemu 
Bambi nkusaba busabi ndekaamu 
Ebyange naawe wabiroberamu yeah
Obudde buzibye nina okijoogamu 
Ezange nina oziryako nga nkyali mulamu 
Baganda baffe ndaba asikamu omu kw'omu
Gwe akyalina obusobozi tobiroberamu yeah
Ate ndi mukozi era nkeera ne nkikyapamu 
Ataakole taaliire maama y'ansomeramu
Nti mwana wange ssente yeefuga buli kimu 
Ky'ova olaba era eby'okola sibiloberamu, 
Yeah
Musaayi muto nkulembedde game 
Bayaaye bampalana nefuze bi deemu 
Mbabonyaabonya nga combination ya PEM
Bano mbakuba ku mutwe sibaloberamu nze, 
Yeah

Chorus
Tobiroberamu 
Blood tobiroberamu 
Toloba, toloba
Tobiroberamu 
Eby’ensi boyi kufata 
Olina okubeeramu
Ngambye, tobiroberamu 
Blood tobiroberamu 
Toloba, toloba
Tobiroberamu 
Eby'ensi boyi kufata 
Olina okubeeramu

Verse 2
Wabula singa teyali siriimu 
Singa mu bambala eby'okulwanyisa siriimu 
Naye buli lwe nzijukira nti nina ochasinga dream 
Awo akapiira we nkateerako sibiroberamu 
Yeah 
Mutima gwange mwana naawe baamu 
Nze naawe tumanyi ebizibu laavu by'etusuddemu 
Kati olabye omulala ate o??amba tubiddemu 
Ntiddemu nze siddamu kubiroberamu, 
Ggwe 
Kampala City babuufu ffe tukirimu
Ojja n'ekyalo abaana bakikumalamu
For example bano abanyiga amasimu mu jam 
Abaana baganyakula tebalobyenamu yeah 
Buli omu n'eddiiniye nze ndi musiraamu 
Naye nzikiriza Katonda gwe tusinza y'omu
Sabako era ofune engeri gyomwebazaamu
Nze ntya omuliro era ebintu bye sibiroberamu

Chorus
Tobiroberamu 
Blood tobiroberamu 
Toloba, toloba
Tobiroberamu 
Eby’ensi boyi kufata 
Olina okubeeramu
Ngambye, tobiroberamu 
Blood tobiroberamu 
Toloba, toloba
Tobiroberamu 
Eby'ensi boyi kufata 
Olina okubeeramu

Verse 3
Fik Fameica nze ndiko buli wamu 
Ekigoma bwenkituulamu 
Ne mu ddoboozi ekkakkamu
Enyonyogeze temuli abaana baazimalamu 
Ba rapper mutubulamu 
Wanneegayirira okkuwola nga tolinaamu
Okusasula oyagala ngyaziine nga Imam?
Bakuwaana kuluma leero walumye mukyamu
Ezange ojja zisesema toziroberamu
Akayimba kano ssi kange ka bulyomu
Enjiri eno kansabe ebune ku bulyomu 
Artin Pro kuba ekigoma tuzinemu 
Buli omu n'owuwe atalina weebeereremu
Wabula ex wabilobelamu 
(Wabiloberamu)
Ffe eno tulya bulamu
Kati oly'eyo wejjusa ogamba singa nagumamu

Chorus
Tobiroberamu 
Blood tobiroberamu 
Toloba, toloba
Tobiroberamu 
Eby’ensi boyi kufata 
Olina okubeeramu
Ngambye, tobiroberamu 
Blood tobiroberamu 
Toloba, toloba
Tobiroberamu 
Eby'ensi boyi kufata 
Olina okubeeramu

Lyrics by mp3jaja.com

Omusomi 
Omutembeeyi 
Ghetto yut
Kampala muwambe
N'abadde tamanyi mugambe 
Fik Fameica tuzinemu ssi lumbe
Fresh Bwoy

View More Lyrics