Haa! Wake up, wake up Make up, make up your mind Hmmm Bannange, too much love egenda kunzita Eeh, kanfune eggiraasi mwe ngirembeka Wuuyo, wuuno bulijjo anzuukusa ekiro Eeh, nsonyiwa ebyama Å‹Å‹enda kubyatula Okimanyi I love you Nze simanyi bya kwekweka Bwoba naawe bwoli Kati ndaga mu lujjudde Bannange public love ewooma Okumanya ewooma Oyinza nogiroota Ssibalimba public love ewooma Okumanya ewooma Laba nze yannyonoona Kati ndaga mu lujjudde Nkulage mu lujjudde Kimanye nakwekwata Tewaliiwo kwekweka Ndaga mu lujjudde Nkulage mu lujjudde Kimanye nakwekwata Tewaliiwo kwekweka Waliwo lwe mpulira Nga nomusaayi gugenda kwesiba Olumu ne mpulira Nga nomutima ogubunya obufoofofo oh oh Wansiba akatambaala Nkumatira kimanye ssi bya zzaala ÅŠÅ‹enda kusaba nessaala Bwokkiriza tuzaaleyo abaana Bannange public love ewooma Okumanya ewooma Oyinza nogiroota Ssibalimba public love ewooma Okumanya ewooma Laba nze yannyonoona Kati ndaga mu lujjudde Nkulage mu lujjudde Kimanye nakwekwata Tewaliiwo kwekweka Ndaga mu lujjudde Nkulage mu lujjudde Kimanye nakwekwata Tewaliiwo kwekweka Ba rumour monger bawarminga Ba rumour monger bawarminga Kati ndaga mu lujjudde Nkulage mu lujjudde Kimanye nakwekwata Tewaliiwo kwekweka Ndaga mu lujjudde Nkulage mu lujjudde Kimanye nakwekwata Tewaliiwo kwekweka Sir Dan Magic Wuuyo, wuuno bulijjo anzuukusa ekiro Eeh, nsonyiwa ebyama Å‹Å‹enda kubyatula Okimanyi I love you Nze simanyi bya kwekweka Bwoba naawe bwoli Kati ndaga mu lujjudde
Advertisement
Ndaga | Irene Ntale
1376 Views
Nyamba | Irene Ntale
4075 Views
Enamba | Irene Ntale
3586 Views
Shuga Daddy | Irene Ntale
5949 Views
Post Me featuring Mr Eazi | Irene Ntale
10303 Views
Sembera | Irene Ntale
18048 Views
Otubatisa feat. Sheebah Karungi | Irene Ntale
5442 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
14513 Views
Ten Over 10 | Azawi
16373 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
13077 Views
Byowaba | Bebe Cool
3584 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4316 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3618 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
11848 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12352 Views
Dont Stop | Bebe Cool
6153 Views
Advertisement