Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Kutama
by Fik Fameika Rap Kid

View Fik Fameika Rap Kid's Profile   Download the MP3


(Intro)

Baby
Naawe
Nsaba kuzina naawe
Whine up fi me, yeah
Whine up fi me
Mimi na wewe
Whine up fi me, eh
Whine up fi me

Girl
My babe nsaba kuzina naawe
Kola kye nkusabye
Saagala nkukyawe
Artin kuba ba rapper tubalaawe
A Fik Famieca
Fresh Bwoy(Jahlive)
(Chorus)

Mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Baby mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout

Baby lwaki weetya ng’ate oli smart?
Mazina ga remote ka nyige start
Kamukiringa come go flat
Me like it when you shake dat
Hips zo nnene teziiyuze sikaati?
Nkimanyi oli so corporate
Mmwe abaana b’abagagga mulya chocolate

Tonight you’re my date
Njagala tuzine gwe tuddeyo eka late 
(otegedde?)
Yita waiter bakwongere ma wet
Kati no zina bw’oti bw’oti
Baby togaana
Kutama bw’oti
Baby togaana
Kutama

(Chorus)

Mimi na wewe tuzine babiri
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyoka tutuse oyimilidde nga scout
Baby Mimi na wewe tuzine babili
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out 
Kyoka tutuse oyimilidde nga scout

(Second Verse)

DJ rewind this tune 
(pulloooo)
Ono tazina yesiimbye nga cartoon 
(ansobedde!)
Mannya ge mbu ye Zaituni
Tamanyi mbu ali ne City tycoon 
(big boss)
Baby
Wamponyezza bi baboon (baboon)
Skin yo eweweera nga balloon (balloon)
Ezo enviiri zo tewetaaga saloon
Yeah
Baby naawe zina tombowa
Nze n’essimu nagiggyeko tebatusumbuwa
Kati nno kyuuka
Baby togaana kyuuka
Naye ndaba wamyuuka
Ssi bwe wali mu kusooka
Buli bw’ozina bw’otyo
Nyimuka nyimuka
Zina ate oti
Nyonoka nyonoka
Ate oti

(Chorus)

Mimi na wewe tuzine babili
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku lulili
Baby Kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyoka tutuse oyimilidde nga scout
Baby Mimi na wewe tuzine babili
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyoka tutuse oyimilidde nga scout

(Third Verse)

Whine up fi me
Whine up fi me
Do it fi me
Do it fi me
Yeah kikole ng’atagenderedde
Ba ffala obaleke nga baasaamiridde
Tuwunzike ng’obuyinja mbulidde
Naye baby ekituufu wanyiridde
But the way you dance olabika otamidde
Artin Pro ekigoma kinnyumidde
N’olulala okolanga bw’otyo owulidde? (kikube)
Kikube bw’oti (fire)
Kikube (fire)
Kikube bw’otyo
Kikube
Kuba bw’otyo
Kikube
Baby togaana kutama
(Fresh Bwoy)

(Chorus)
Mimi na wewe tuzine babili
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyoka tutuse oyimilidde nga scout
Baby Mimi na wewe tuzine babili
Kutama
Tubiddemu bye twazina ku luli
Baby kutama
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyoka tutuse oyimilidde nga scout

(Outro)
A Karma Ivien
Fresh Bwoy
Girl know di tune wi can dance it
Can merge yeah see mi
Girl come ah tell Yuh so

Lyrics By Khan G (Airforce)

View More Lyrics