Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Feeling
by Sarah Musayimuto

View Sarah Musayimuto's Profile   Download the MP3


INTRO
Checkinga ah [hei yeee]
Checkinga ah [hei yeee]
Checkinga
Bwoyagala feelinga

CHORUS
Checkinga 3X ah
Nkucheckinga ah 2X
Feelinga 3X ah
Nkufeelinga ah 2X

VERSE 1
Obwedda nkusturdinga
Perfume yo njismellinga
Oyogera owoomereza
nsemberera
Kirabika onfollowinga
Wamarkinga n\'ekifo wentuula
Ago amaaso g\'onfumisa
Galimu omuliro ogwokya
N\'abalunji bennonya darling bonna obaleebezza
Ojj\'ojje eno jembera
Ojj\'ojje nkukyusize embeera

CHORUS
Checkinga 3X ah
Nkucheckinga ah 2X
Feelinga 3X ah
Nkufeelinga ah 2X

VERSE 2
Checkinga ah
Massaginga ah
Takinga
Bwoyagala kissinga ah
Insistinga ah
Tryinga ah
Huginga
Bwoyagala romancinga ah
Nninga akamuli ka red
Gwe bwotajja eno ngenda kujja eyo
Nkucharginge capital offence
No appeal
No defence

REPEAT CHORUS 2X
Checkinga 3X ah
Nkucheckinga ah 2X
Feelinga 3X ah
Nkufeelinga ah 2X

VERSE 3
Anaazina takumba
Tolinda bide
Tweyagala ffekka ffekka atatwagala atuleke
Nebwebinaaba nga biwooma ate nga bikaawa
Ffe tuli bachoosinge
Yenna atukwatako yagwa
Nkwataako
Ndisaako
Nywesaako
Darling nsitulaako

CHORUS 2X
Checkinga 3X ah
Nkucheckinga ah 2X
Feelinga 3X
Nkufeelinga ah 2X

View More Lyrics