Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Byafaayo
by Kent and Floso

View Kent and Floso's Profile   Download the MP3


Hmmm
Alright then
Voltage Music
Nkola Byafaayo
Skills on the Beat

Sweet pick up your phone
I remember the day, it was December
Wenagamba nti nkwagala
Era one day, they will remember
Nakusanga mu kateeteeyi
Eyo mu Downtown
Nga tulinze ka train
Yeggwe y'amponya zi love pain
Ne bu sexy obwagala eby'ebbeeyi
Won't you pick up the phone?, hmmm
Rudi yuko moyoni, hmm


Batusomeko mu byafaayo
Mu byafaayo
Nti omukwano gwaffe gwabaayo
Nti gwabaayo
Batusomeko mu byafaayo, hmmm
Gyal
Boogere mu byafaayo
Mu byafaayo
Nti gulibaawo tegulivaawo
Alright then
Basome abo mu byafaayo, 
hmmm

Balitusomako
N'abalala balirabirangako baby gal
Mbu nali mukwanogwo
You're the queen of my heart
Yes you know girl
Ebitabo balibirekawo
N'abaana baabwe baliyigirangako baby gal
Ina, Angelo balibaggyawo
Kw'eyo time ffe abalibeerawo baby gal
Checkin' checkin' database
In history and you motivate
And the last time I checked
Me and you still better than the rest


Checkin' Checkin' database
In history me and you motivate
And the last time I checked
Me and you still better than the rest
Alright then
Mpandiika erinnya ku kipande
Bamanye nti baby oli wange
Terulikya nti babe ng'onkyaye
Hmmmm, Gyal listen
Balitusomako
N'abalala balitusomangako baby
Batuyigireko
Eby'omukwano batuyigireko baby gal


Hmmm
Oh no no no
Boogere mu byafaayo
Nti gulibaawo tegulivaawo
Mu byafaayo
Nti gwabaayo
Byafaayo
Byafaayo
Byafaayo
Boogere mu byafaayo
Nti gulibaawo tegulivaawo
Oh noo

We makin dem history
Ffe tubakolera ka history
Guno omukwano gwaffe gwa history
We leave alone man with a true loving

View More Lyrics