Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Tokigeza By B2C%20Ent


19906 Views

Download the MP3


We dem B2C 
Pon di M.I.C
Sound Cover 
Diggy Diggy baur 
Ina Di Mixi
Andy events, 
Bwetukuba 
Tuleeta musisi
B2C soldiers

Luno silwaali
Baby nkwagala 
Alaali, 
Alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali,  
Alaali  

Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza

Onzibukudde 
Mu liiso
Laba bwembuyaana, 
Bwenjayaana
Wootali 
Siba namugaso
Okuntaasa 
Bagamba asaana
Nemunkuba nga 
Efuddembaddemba
Bila, 
Ndikukuuma 
January - December
Njagala nga nze 
Akutungatunga
Ebiwundu byo mutima 
Nga nawe eno bwontunga
Nze siva namu 
Bufunda funda
Nfa kutaayiza 
Abakweepikira 
A'bo abazunga

Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza

Luno silwaali
Baby nkwagala 
Alaali, 
Alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali,  
Alaali

Yo mi charger 
Wootaba,
Battery ebeera low
Nakimanya okukuuma ewange 
Byaddala akuume nalo
Kwatakwanga akukwatako 
Mutema magalo
Bakusaba togaba, 
Byogaba 
Bigabile balo
Balemesalemesa 
Bali mumaddirisa 
Balingiza
Bakusiika siika mutima 
Nze nkugamba togeza
Kababe na'majje 
Omukwano gwange 
Togubaguza
Tobalaaga kissa 
Abo nokweelaguza 
Beelaguza

Luno silwaali
Baby nkwagala 
Alaali, 
Alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali,  
Alaali

Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza      
ooh nanana

Omukwano gwange    
Ye Ye 
Eeh eh
Nguleka waka nono 
Akuuma ebyange 
Ye Ye 
Eeh eh    
Ooh baby baby 
Lets go go
Aaah nebwetuba tusuula 
Mu kitoogo
Yegwe ananzaalira 
Ne'bukadogo
Ndikuweeka ngongo 
eehh kumugongo
Message njiyisa 
Mukidongo
Omukwano gwaffe 
Gwabwongo   oohh
Nakutamani lady 
tujja tuwone 
Tuwone

Luno silwaali
Baby nkwagala 
Alaali, 
Alaali
Luno silwaali
Nkwagala alaali,  
Alaali

Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza      
Kabakusaze obugambo      
Baby togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza
Yadde sirina namanyi  
Togeza, 
Togeza baby 
Tokigeza

We dem B2C 
Pon di M.I.C
Sound Cover 
Diggy Diggy baur 
Ina Di Mixi
Andy events, 
Bwetukuba 
Tuleeta musisi
B2C soldiers





Download the MP3


Advertisement





Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
12924 Views

Ten Over 10 | Azawi
15168 Views

Jeguli | Zafaran
5613 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
11689 Views

Byowaba | Bebe Cool
3521 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4262 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3546 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11699 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12067 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6030 Views


View More Lyrics

Advertisement