Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


This Is Uganda
by Nandor Love

View Nandor Love's Profile   Download the MP3


INTRO....
Nandor love
Dokta powers on the beat..
(power chek Mike 1.2)
Keiton records pan da hit..
yeah

VERSE 1
Tupatana tukola.
tunoonya money
Tukyakalabukyakazi..
tubeela happy
Abasajja tebebaka..
babeela mu rary
Nga abakyala bo betala ..
banoonya bi honey
Obuyaaye mukyibuga bubelamu 
nga banoonya zi wallet
Obuwala obuto mukafunda 
bwetunda bwagala za barnet
Abasajja munaana omulundi gumu 
bona bagala Anet
Obukyayi.obubbi.obuyaaye.
obulyake byona ku planet

CHORUS 
This is Uganda 
Tuli ba hustler 
Bwetutyo bwetuba
Bwetutyo bwetukola X 2
Mujje eno tunyumirwe
Ebyokulya katutumye
Ebyokunywa baweleze
Sente ffe katuzilye
Cz this is Uganda 
ffe tuli ba hustler ......
nandor love...yeah

VERSE 2
GVT abatemu ebanoonya
Kyoka eno naffe batuwenja
Obutale Bali mu kubwookya
Abaana banaalya kukyi enkya
Eno abateesi batuteeka
Byetukola bo babikenga
Babereeyo nga batusuunga
Naye ate ffe tetuja kyuuka

Ebyobulamu byabulumi 
Kati nabalwade bibakeese
Zi bullet ever zibeera zivuga 
popi ngetabuse
Mu Kampala tambula zig zag 
sikulwa essasi likuse
We risking life every tym 
banange nga kyisuse

This is Uganda
Tuli ba hustler
Bwetutyo bwetuba
Bwetutyo bwetukolaX2

Tugumya nitwe nga nkoko
Naye nga obulamu bwa nago 
Zi figure bazijja mu ffako
Obuyaye butukuba nako 


Emisolo ku buli kyimu
Nobulwa nezigula ekyinu
Abantu bo si bebamu
Emitima jo jawukamu

KCCA yiyo etabuse
Abasubuzi bagomose
Ebyamaguzi babilese
Life is never the same
Keep on playing the game
Go on praying to HIM
Let us be for real
There\'s no big deal

This is Uganda. ..
ffe tuli ba hustler 
Tulemelako
Ah Brian promotions

View More Lyrics