Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Nkulinze
by Dicco6

View Dicco6's Profile   Download the MP3


Dicco6-Nkulinze lyrics.
Written by Dicco6

       INTRO....
Ohh Yeah yeah yeah 
yeah yeah yeah yeah ....
Everybody get ready for dis one,
Dicco6 sey, power records, 
producer RINEX drop it down.
Everything was soo nice ,bwetwalinga ffena.
Bu movie obunyumira, twabulabanga ffena 
Bu Whattsapp messages,nga obuwelezza nze.
Abaana ba Dicco6 boona nga mbalaba mugwe.
Bwewangaamba it\'s over, I couldn\'t believe it.
You really left me hanging up in the air,
And all I had to do was to ...
keep on waiting-
Kyenalina okukola osigala nga NKULINZE.

      CHORUS X2
Nebwoligenda wa nsigala NKULINZE ,
Nebwalibeera ani yegwe gwe NINDA ,
Sigeenda kwagala n\'omu okutusa nga okomyewo ,
Eyo yona joli kimanye eno NKULINZE.

      VERSE 1
Obulamu tebunyuma sweet eno JEWANDEKKA ,
Ka breakfast akawoomu 
sijukira ddi bwenasembayo OKAFUNA,
Teli ayaamba wabula boona basekerela NZE ,
Twalina omukwaano bambi baby KOMAWO.
Tuddemu nga bwetwali nze ndi eno NKULINZE ,
Emikwaano jimbuuza ddi kuba najigamba OKOMAWO ,
Teli ayiinza okiliza nti osobola OKUNDEKAWO , 
Kifananyi kyo tekiva ku profile YANGE.
Uhh,
You and me we used to be the best in all we DID.
Gwe ansanila omulunji alina buli kye NETAANGA.
Nze naawe nga bwetwali baby KOMAWO;- 
Omulunji NKULINZE.

      BLIDGE 
Bulikyenkola nakivaako nensigala nga NKULINZE ,
Nelekeleza bulikimu nga yegwe gwe NINDA ,
Bulikimu tekikyatambula okutusa nga OKOMYEWO , 
Eyo yona jooli kimanye eno NKULINZE.

      CHORUS X2
Nebwoligenda wa nsigala NKULINZE ,
Nebwalibera ani yegwe gwe NINDA ,
Sigenda kwagala n\'omu okutusa nga okomyewo ,
Eyo yona joli kimanye nze NKULINZE.

      VERSE 2
Bulikimu tekikyatambula nga yegwe gwe NINDA ,
Komawo nsumulukuke laba bulikimu KYESIBYE ,
Nkusaba bambi baby kakanya OBUSUNGU ,
Laba n\'emere kati njilira mu KIYUNGU ,
Wandekka mubanga eno ndi nga MPUNGU ,
Nkunoonyeza buliwamu ntambudde mu buli KITUNDU ,
Obulamu bwesibye ndi nga ali mu DUNGU ,
Ssala zokka nasigaliza ssaba ayi MUNGU ,
Nothing ever makes sense without you my BABY ,
Okuva lwe\'wageenda nawandiise
 nakayiimba kakano NKULINZE ,
MbeerA eyo nga nebuuza 
ddala mubutuufu lwaki NZE ,
Byoona byenasobya I\'m sorry NETOONZE .

      BLIDGE X1
Bulikyenkola nakivaako nensigala nga NKULINZE ,
Nelekeleza bulikimu nga yegwe gwe NINDA ,
Bulikimu tekikyatambula okutusa nga OKOMYEWO ,
Eyo yona joli kimanye eno NKULINZE.

      CHORUS X2
Nebwoligenda wa nsigala NKULINZE ,
Nebwalibera ani yegwe gwe NINDA ,
Sigenda kwagala n\'omu okutusa nga okomyewo 
Eyo yona joli kimanye eno NKULINZE.

      VERSE 3
Uh, twali ffena baby nga yegwe ANSUUTA.
Love yo yona nga yenze GWOOWA.
Ebyaama byo byoona nga yenze GWOBIGAMBA.
Labayo ate mukwano bwe we KYANGA, 
N\'ondekawo N\'ongaamba all is OVER ,
Kuba akafananyi olabe yoona JETUVUDE ,
Bingi byetuyiseemu baby nze NAAWE ,
Abebigaambo bafakimu ku CONFUSINGA;
Esanyu lyabwe okulaba nga o CRASHINGA.
Gwe eyayiimbanga nti nze naawe tu FITTINGA.
Mbera eyo buli lunaku nga nku MISSINGA.
Komyawo love yo nze gw\'oba oji SERVINGA....

      BLIDGE X1
Bulikyenkola nakivaako nensigala nga NKULINZE 
Nelekeleza bulikimu nga yegwe gwe NINDA
Bulikimu tekikyatambula okutusa nga OKOMYEWO, 
Eyo yona joli kimanye eno NKULINZE.

            CHORUS X2
 Nebwoligenda wa nsigala NKULINZE ,
Nebwalibera ani yegwe gwe NINDA ,
Sigenda kwagala n\'omu okutusa nga okomyewo, Eyo yona joli kimanye eno NKULINZE.

      OUTRO
That\'s right baby 
You gotta this
Dicco6 all I want is you 
Uh ha...ha ha ha
I sign out.....

Written by Dicco6.
All Rights Reserved.

View More Lyrics